Eseza 1:22 - Luganda Bible 200322 Ekiwandiiko ne kiweerezebwa mu buli kitundu ekiri mu matwale ga kabaka, mu lulimi ne mu mpandiika eya buli kitundu, kisobozese buli musajja okubeera n'obuyinza, era n'okukozesa olulimi lw'eggwanga lye mu maka ge. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 kubanga yaweereza ebbaluwa mu masaza gonna aga kabaka, mu buli ssaza ng'empandiika yaalyo bwe yali, na buli ggwanga ng'olulimi lwabwe bwe lwali, buli musajja afugenga mu nnyumba ye ye, era akiraalike ng'olulimi lw'abantu be bwe lwali. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 N’aweereza obubaka eri ebitundu byonna eby’obwakabaka buli ssaza ebbaluwa yaayo, era buli bantu mu lulimi lwabwe nga bugamba nti buli musajja afugenga mu nnyumba ye. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 kubanga yaweereza ebbaluwa mu masaza gonna aga kabaka, mu buli ssaza ng'empandiika yaalyo bwe yali, na buli ggwanga ng'olulimi lwabwe bwe lwali, buli musajja afugenga mu nnyumba ye ye, era akiraalike ng'olulimi lw'abantu be bwe lwali. See the chapterLuganda DC Bible 200322 Ekiwandiiko ne kiweerezebwa mu buli kitundu ekiri mu matwale ga kabaka, mu lulimi ne mu mpandiika eya buli kitundu, kisobozese buli musajja okubeera n'obuyinza, era n'okukozesa olulimi lw'eggwanga lye mu maka ge. See the chapter |