Engero 1:8 - Luganda Bible 20038 Mwana wange, wulira kitaawo by'akuyigiriza, era tova ku ebyo nnyoko by'akukuutira. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Mwana wange, wuliranga okuyigiriza kwa kitaawo, So tova mw'ebyo nnyoko bya kugamba. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Mwana wange ossangayo omwoyo eri ebiragiro bya kitaawo, era tolekanga kukuutira kwa maama wo; See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Mwana wange, wulira okuyigirizanga kwa kitaawo, So tova mu tteeka lya nnyoko: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 Wulira, mwana wange, eŋŋunjula ya kitaawo, etteeka lya nnyoko tolibuukangako; See the chapterLuganda DC Bible 20038 Mwana wange, wulira kitaawo by'akuyigiriza, era tova ku ebyo nnyoko by'akukuutira. See the chapter |