Engero 1:5 - Luganda Bible 20035 Omugezi bw'aziwulira, yeeyongera okuyiga, era zibuulirira abategeevu, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Ow'amagezi bw'aziwulira yeeyongerenga okuyiga, Era omusajja ategeera ayige okukolanga ebituufu. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 N’abantu ab’amagezi nabo bwe bawulira beeyongere okuyiga n’abategeevu beeyongere okubangulwa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Ow'amagezi awulire yeeyongerenga okuba n'okuyiga; Era omusajja alina okutegeera afune okuteesanga okutuufu: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU5 Ow'amagezi aziwulire, yeeyongere okumanya, n'omutegeevu afune ebibuuliriro, See the chapterLuganda DC Bible 20035 Omugezi bw'aziwulira, yeeyongera okuyiga, era zibuulirira abategeevu, See the chapter |