Engero 1:33 - Luganda Bible 200333 Naye buli awuliriza bye ŋŋamba, anaabanga mirembe, era anaatereeranga nga tewali kabi k'atya.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI33 Naye buli anaawuliranga bye ŋŋamba anaabeeranga mirembe, Era anaatereeranga nga tewali kutya kabi.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya33 naye buli ampuliriza anaabeeranga mirembe, ng’agumye nga talina kutya kwonna. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya33 Naye buli anaawuliranga nze anaabeeranga mirembe, Era anaatereeranga nga tewali kutya kabi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU33 Naye ampulira alituula ntende, aliba mu ddembe, awatali kabi k'atya.” See the chapterLuganda DC Bible 200333 Naye buli awuliriza bye ŋŋamba, anaabanga mirembe, era anaatereeranga nga tewali kabi k'atya.” See the chapter |