Online Bible

- Advertisements -




Ebyabaleevi 1:2 - Luganda Bible 2003

2 “Yogera n'Abayisirayeli obagambe nti bwe wabangawo mu mmwe awaayo ekitambiro eri Mukama, anaakiwangayo ng'aggya mu nte ze, oba mu ndiga ze, oba mu mbuzi ze.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 “Yogera n'abaana ba Isiraeri obagambe nti omuntu yenna mu mmwe bwawangayo ekiweebwayo, anaakiggyanga ku nte ze, oba ku mbuzi ze.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 “Yogera n’abaana ba Isirayiri obagambe nti, ‘Omuntu yenna mu mmwe bw’aneeteesanga okuleeta ekiweebwayo eri Mukama, anaaleetanga ekiweebwayo kya nte ng’agiggya mu kiraalo kye, oba endiga oba embuzi ng’agiggya mu kisibo kye.’

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Yogera n'abaana ba Isiraeri obagambe nti Omuntu yenna ku mmwe bw'awangayo ekitone eri Mukama, munaakiwangayo okukiggya ku nsolo, ku nte ne ku mbuzi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

2 “Yogera eri Abayisirayeli obagambe nti: “ ‘Bwe mubangamu mu mmwe aweereza Omukama ekitone, ekitone kyammwe bwe kibanga kivudde mu bisolo by'awaka, kivanga mu ggana oba mu kisibo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

2 “Yogera n'Abayisirayeli obagambe nti bwe wabangawo mu mmwe awaayo ekitambiro eri Mukama, anaakiwangayo ng'aggya mu nte ze, oba mu ndiga ze, oba mu mbuzi ze.

See the chapter Copy




Ebyabaleevi 1:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements