Danyeri 3:5 - Luganda Bible 20035 bwe munaawulira eddoboozi ly'eŋŋombe, n'endere, n'ennanga, n'endingidi, n'ekidongo, n'ekkondeere, n'ebivuga ebirala ebya buli ngeri, munaavuunama ne musinza ekifaananyi ekya zaabu, Nebukadunezzari kabaka ky'ataddewo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 bwe munaawulira eddoboozi ly'eŋŋombe, n'endere, n'ennanga, n'amadinda, n'ekidongo, n'ekkondeere, n'ery'e bivuga ebirala byonna ebya buli ngeri, ne mulyoka muvuunama ne musinza ekifaananyi ekya zaabu kabaka Nebukadduneeza kye yayimiriza. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 bwe munaawulira eddoboozi ly’akagombe, n’endere, n’ennanga, n’amadinda, n’ekidongo, n’ekkondeere, na buli ngeri yonna ey’ebivuga eby’amaloboozi, muteekwa okuvuunama musinze ekibumbe ekya zaabu Kabaka Nebukadduneeza kye yabumbisa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 bwe munaawulira eddoboozi ly'akagombe, n'endere, n'ennanga, n'amadinda, n'ekidongo, n'ekkondeere, na buli ngeri yonna evuga, ne mulyoka muvuunama ne musinza ekifaananyi ekya zaabu Nebukadduneeza kabaka kye yayimiriza: See the chapterLuganda DC Bible 20035 bwe munaawulira eddoboozi ly'eŋŋombe, n'endere, n'ennanga, n'endingidi, n'ekidongo, n'ekkondeere, n'ebivuga ebirala ebya buli ngeri, munaavuunama ne musinza ekifaananyi ekya zaabu, Nebukadunezzari kabaka ky'ataddewo. See the chapter |