Online Bible

- Advertisements -

Danyeri 3:3 - Luganda Bible 2003

3 Olwo ab'amasaza, n'abamyuka baabwe, n'ab'amagombolola, n'abalamuzi, n'abawanika, n'abawi b'amagezi, ne bannamateeka, n'abakulu bonna aba buli kitundu, ne bakuŋŋaana olw'okuwonga ekifaananyi ekyo, Nebukadunezzari kabaka kye yateekawo, ne bayimirira mu maaso gaakyo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 Awo abaamasaza, n'abamyuka baabwe, n'abafuga, n'abalamuzi, n'abawanika, n'abawi ba magezi, ne bannamateeka, n'abakulu bonna abo mu masaza, ne bakuŋŋaana olw'okuwonga ekifaananyi kabaka Nebukadduneeza kye yayimiriza ne bayimirira mu maaso gaakyo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Awo abaamasaza, n’abafuzi, n’abamateeka, n’abawi b’amagezi n’abawanika, n’abalamuzi, n’abakungu bonna ab’omu masaza, ne bakuŋŋaana ku mukolo ogw’okuwonga ekibumbe Kabaka Nebukadduneeza kye yabumbisa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 Awo abaamasaza, n'abamyuka, n'abafuga, n'abalamuzi, n'abawanika, n'abakungu, n'ab'amateeka, n'abakulu bonna ab'omu masaza, ne bakuŋŋaana olw'okuwonga ekifaananyi Nebukadduneeza kabaka kye yayimiriza: ne bayimirira mu maaso g'ekifaananyi Nebukadduneeza kye yayimiriza.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 Olwo ab'amasaza, n'abamyuka baabwe, n'ab'amagombolola, n'abalamuzi, n'abawanika, n'abawi b'amagezi, ne bannamateeka, n'abakulu bonna aba buli kitundu, ne bakuŋŋaana olw'okuwonga ekifaananyi ekyo, Nebukadunezzari kabaka kye yateekawo, ne bayimirira mu maaso gaakyo.

See the chapter Copy

Danyeri 3:3

Follow us:

Advertisements

Advertisements