Danyeri 3:29 - Luganda Bible 200329 Kale kaakano nteeka etteeka nti abantu aba buli kika, n'aba buli ggwanga, n'aba buli lulimi, abanaayogeranga obubi ku Lubaale wa Saduraki, Mesaki, ne Abedinego, ba kutemebwatemebwa, n'ennyumba zaabwe zifuulibwe matongo, kubanga tewali lubaale mulala ayinza kuwonya mu ngeri eyo.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI29 Kale kaakano, kyenva nteeka etteeka, nga buli bantu, n'eggwanga, n'olulimi, abanaayogeranga obubi bwonna ku Katonda wa Saddulaaki, Mesaki ne Abeduneego, balitemebwatemebwa n'ennyumba zaabwe zirifuulibwa olubungo: kubanga tewali katonda mulala ayinza okuwonya mu ngeri eyo” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya29 Noolwekyo nteeka etteeka nga buli muntu ow’eggwanga lyonna, na buli muntu ow’olulimi lwonna olwa buli ngeri alyogera obubi ku Katonda wa Saddulaaki, ne Mesaki ne Abeduneego, alitemebwatemebwa, n’ennyumba ye erimenyebwamenyebwa, kubanga tewali katonda mulala ayinza okuwonya mu ngeri eyo.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya29 Kyenva nteeka etteeka, nga buli bantu, n'eggwanga, n'olulimi, abanaayogeranga obubi bwonna ku Katonda wa Saddulaaki, Mesaki, ne Abeduneego, balitemebwatemebwa, n'ennyumba zaabwe zirifuulibwa olubungo: kubanga tewali katonda mulala ayinza okuwonya mu ngeri eyo. See the chapterLuganda DC Bible 200329 Kale kaakano nteeka etteeka nti abantu aba buli kika, n'aba buli ggwanga, n'aba buli lulimi, abanaayogeranga obubi ku Lubaale wa Saduraki, Mesaki, ne Abedinego, ba kutemebwatemebwa, n'ennyumba zaabwe zifuulibwe matongo, kubanga tewali lubaale mulala ayinza kuwonya mu ngeri eyo.” See the chapter |