Online Bible

- Advertisements -




Danyeri 3:25 - Luganda Bible 2003

25 N'agamba nti: “Ate nga ndaba abasajja bana, nga basumuluddwa, batambulira mu muliro wakati, nga tebaliiko kabi! N'owookuna afaanana ng'omu ku balubaale.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

25 N'abagamba nti, “Nze nga ndaba abasajja bana nga basumuluddwa, nga batambulira wakati mu muliro, nga tebaliiko kabi! n'owookuna aliŋŋaanga omwana wa bakatonda.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

25 N’ayogera nti, “Naye nga ndaba abasajja bana nga basumuluddwa nga batambulira wakati mu muliro, nga tebaliiko kabi ke bakolebbwako, so n’owookuna ng’afaanana ng’omwana wa bakatonda.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

25 N'addamu n'ayogera nti Laba, nze ndaba abasajja bana nga basumuluddwa, nga batambulira wakati mu muliro, so nga tebaliiko kabi: n'okufaanana kw'ow'okuna kuliŋŋanga omwana wa bakatonda.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

25 N'agamba nti: “Ate nga ndaba abasajja bana, nga basumuluddwa, batambulira mu muliro wakati, nga tebaliiko kabi! N'owookuna afaanana ng'omu ku balubaale.”

See the chapter Copy




Danyeri 3:25

Follow us:

Advertisements


Advertisements