Online Bible

- Advertisements -




Danyeri 3:24 - Luganda Bible 2003

24 Awo Nebukadunezzari n'asamaalirira, n'asituka mangu, n'abuuza abakungu be nti: “Tetwasibye abasajja basatu ne tubasuula wakati mu kabiga k'omuliro?” Ne bamuddamu nti: “Bwe kiri, ayi Ssaabasajja.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

24 Awo Nebukadduneeza kabaka n'alyoka yeewuunya, n'ayanguwa okusituka, n'abuuza abakungu be nti, “Tetusudde basajja basatu nga basibiddwa wakati mu muliro?” Ne baddamu kabaka nti, “Mazima, bwe kiri, Ayi kabaka.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

24 Awo Kabaka Nebukadduneeza, mu kwewuunya n’agolokoka mangu n’abuuza abakungu be nti, “Mu muliro tetwasuddemu abasajja basatu nga basibiddwa?” Ne bamuddamu nti, “Bwe kyabadde, ayi kabaka.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

24 Awo Nebukadduneeza kabaka n'alyoka yeewuunya, n'ayanguwa n'agolokoka: n'ayogera n'agamba abakungu be nti Tetusudde basajja basatu nga basibiddwa wakati mu muliro? Ne baddamu ne bagamba kabaka nti Mazima, ai kabaka.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

24 Awo Nebukadunezzari n'asamaalirira, n'asituka mangu, n'abuuza abakungu be nti: “Tetwasibye abasajja basatu ne tubasuula wakati mu kabiga k'omuliro?” Ne bamuddamu nti: “Bwe kiri, ayi Ssaabasajja.”

See the chapter Copy




Danyeri 3:24

Follow us:

Advertisements


Advertisements