Danyeri 3:18 - Luganda Bible 200318 Kyokka ne bw'anaaba tatuwonyezza, manya, ayi Ssaabasajja, nga tetujja kusinza balubaale bo, wadde okuvuunamira ekifaananyi ekya zaabu kye wateekawo.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 Naye ne bwe kitaabe bwe kityo, tegeera, Ayi kabaka, nga tetugenda kuweereza bakatonda bo, newakubadde okusinza ekifaananyi ekya zaabu kye wayimiriza.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Naye ne bwe kitaabe bwe kityo, twagala okimanye, ayi kabaka nga tetugenda kuweereza bakatonda bo, newaakubadde okusinza ekifaananyi ekya zaabu kye wabumbisa.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Naye bwe kitaabe bwe kityo, tegeera, ai kabaka, nga tetugenda kuweereza bakatonda bo, newakubadde okusinza ekifaananyi ekya zaabu kye wayimiriza. See the chapterLuganda DC Bible 200318 Kyokka ne bw'anaaba tatuwonyezza, manya, ayi Ssaabasajja, nga tetujja kusinza balubaale bo, wadde okuvuunamira ekifaananyi ekya zaabu kye wateekawo.” See the chapter |