Danyeri 3:15 - Luganda Bible 200315 Kale kaakano, bwe munaawulira eddoboozi ly'eŋŋombe, n'endere, n'ennanga, n'endingidi, n'ekidongo, n'ekkondeere, n'ebivuga ebirala ebya buli ngeri, ne muvuunama ne musinza ekifaananyi kye nakola, kinaaba kirungi. Naye bwe munaagaana okusinza, amangwago mujja kusuulibwa mu kabiga k'omuliro ogubugujja. Era Lubaale ki oyo anaabawonya, n'abaggya mu buyinza bwange?” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Kale nno kaakano, bwe munakkiriza nga muwulidde eddoboozi ly'engombe, n'endere, n'ennanga, n'amadinda, n'ekidongo, n'ekkondeere, n'erya buli kivuga ekirala kyonna, ne muvuunama ne musinza ekifaananyi kye nnakola, kinaaba kirungi, naye bwe mutaasinze, mu kiseera ekyo munaasuulibwa wakati mu kikoomi ekyaka n'omuliro: era katonda aluwa oyo anaabawonya mu mikono gyange?” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Kaakano, bwe munaawulira eddoboozi ly’akagombe, n’endere, n’ennanga, n’amadinda, n’ekidongo, n’ekkondeere na buli ngeri yonna ey’ebivuga eby’amaloboozi, mwetegeke okuvuunama n’okusinza ekifaananyi kye nabumbisa. Naye bwe mutaakisinze, ku ssaawa eyo yennyini munaasuulibwa mu kikoomi ekyaka omuliro, kale tulyoke tulabe katonda oyo anaayinza okubawonya mu mukono gwange.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Kale nno, bwe munakkiriza nga muwulidde eddoboozi ly'akagombe, n'endere, n'ennanga, n'amadinda, n'ekidongo, n'ekkondeere, na buli ngeri yonna evuga, okuvuunama n'okusinza ekifaananyi kye nnakola, kale: naye bwe mutaasinze, mu kiseera ekyo munaasuulibwa wakati mu kikoomi ekyaka n'omuliro: era katonda aluwa oyo anaabawonya mu mikono gyange? See the chapterLuganda DC Bible 200315 Kale kaakano, bwe munaawulira eddoboozi ly'eŋŋombe, n'endere, n'ennanga, n'endingidi, n'ekidongo, n'ekkondeere, n'ebivuga ebirala ebya buli ngeri, ne muvuunama ne musinza ekifaananyi kye nakola, kinaaba kirungi. Naye bwe munaagaana okusinza, amangwago mujja kusuulibwa mu kabiga k'omuliro ogubugujja. Era Lubaale ki oyo anaabawonya, n'abaggya mu buyinza bwange?” See the chapter |