Danyeri 3:13 - Luganda Bible 200313 Awo Nebukadunezzari n'akwatibwa obusungu n'ekiruyi, n'alagira baleete Saduraki, Mesaki, ne Abedinego. Ne babaleeta mu maaso ge. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI13 Awo Nebukadduneeza n'alyoka asunguwala ne yeejuumuula n'alagira okuleeta Saddulaaki, Mesaki ne Abeduneego. Awo ne baleeta abasajja abo mu maaso ga kabaka. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya13 Awo Nebukadduneeza n’asunguwala nnyo n’alagira baleete Saddulaaki, ne Mesaki ne Abeduneego gy’ali; ne baleetebwa mu maaso ga kabaka. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya13 Awo Nebukadduneeza n'alyoka asunguwala ne yeejuumuula n'alagira okuleeta Saddulaaki, Mesaki, ne Abeduneego. Awo ne baleeta abasajja abo mu maaso ga kabaka. See the chapterLuganda DC Bible 200313 Awo Nebukadunezzari n'akwatibwa obusungu n'ekiruyi, n'alagira baleete Saduraki, Mesaki, ne Abedinego. Ne babaleeta mu maaso ge. See the chapter |