Online Bible

- Advertisements -




Danyeri 3:10 - Luganda Bible 2003

10 Ggwe wateeka etteeka, ayi Ssaabasajja, nti buli anaawulira eddoboozi ly'eŋŋombe, n'endere, n'ennanga, n'endingidi, n'ekidongo, n'ekkondeere, n'ebivuga ebirala ebya buli ngeri, anaavuunama n'asinza ekifaananyi ekya zaabu;

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

10 Ggwe, wateeka etteeka, Ayi kabaka, nti buli anaawulira eddoboozi ly'eŋŋombe, n'endere, n'ennanga, n'amadinda, n'ekidongo, n'ekkondeere, n'erya buli kivuga ekirala kyonna, anaavuunama n'asinza ekifaananyi ekya zaabu;

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

10 Ggwe ayi kabaka otaddewo etteeka, nti omuntu yenna anaawulira eddoboozi ly’akagombe, n’endere, n’ennanga, n’amadinda, n’ekidongo, n’ekkondeere na buli ngeri yonna ey’ebivuga eby’amaloboozi, ateekwa okuvuunama n’asinza ekifaananyi kya zaabu,

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

10 Ggwe, ai kabaka, wateeka etteeka, nti buli anaawulira eddoboozi ly'akagombe, n'endere, n'ennanga, n'amadinda, n'ekidongo, n'ekkondeere, na buli ngeri yonna evuga, anaavuunama n'asinza ekifaananyi ekya zaabu:

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

10 Ggwe wateeka etteeka, ayi Ssaabasajja, nti buli anaawulira eddoboozi ly'eŋŋombe, n'endere, n'ennanga, n'endingidi, n'ekidongo, n'ekkondeere, n'ebivuga ebirala ebya buli ngeri, anaavuunama n'asinza ekifaananyi ekya zaabu;

See the chapter Copy




Danyeri 3:10

Follow us:

Advertisements


Advertisements