Danyeri 3:1 - Luganda Bible 20031 Kabaka Nebukadunezzari n'aweesa ekifaananyi ekya zaabu, mita amakumi abiri mu musanvu obugulumivu, ne mita kumpi ssatu obugazi, n'akiteeka mu lusenyi lw'e Duura, mu kitundu ky'e Babilooni. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 Kabaka Nebukadduneeza yakola ekifaananyi ekya zaabu, obuwanvu bwakyo emikono nkaaga (60), n'obugazi bwakyo emikono mukaaga, n'akiyimiriza mu lusenyi lw'e Dduula, mu ssaza lye Babbulooni. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Kabaka Nebukadduneeza n’abumbisa ekifaananyi ekya zaabu, obugulumivu mita amakumi abiri mu musanvu n’obugazi mita bbiri ne sentimita nsanvu, n’alagira kiteekebwe mu lusenyi lwa Dduula, mu ssaza ly’e Babulooni. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Nebukadduneeza kabaka yakola ekifaananyi ekya zaabu, obuwanvu bwakyo emikono nkaaga, n'obugazi bwakyo emikono mukaaga: n'akiyimiriza mu lusenyi lwa Dduula, mu ssaza ery'e Babulooni. See the chapterLuganda DC Bible 20031 Kabaka Nebukadunezzari n'aweesa ekifaananyi ekya zaabu, mita amakumi abiri mu musanvu obugulumivu, ne mita kumpi ssatu obugazi, n'akiteeka mu lusenyi lw'e Duura, mu kitundu ky'e Babilooni. See the chapter |