Online Bible

- Advertisements -

Danyeri 2:9 - Luganda Bible 2003

9 okubabonereza mwenna awamu, bwe mutambuulire kye naloose. Mwekobaanye okulimba n'okwogera ebitali bituufu mu maaso gange, nga musuubira nti ebintu bijja kukyuka ng'ekiseera kiyiseewo. Kale mumbuulire kye naloose, ndyoke ntegeere nga muyinza n'okuntegeeza amakulu gaakyo.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Naye bwe mutantegeeze kirooto, nja kubabonereza mwenna wamu bwe mutambulire kye nnaloota; mwekobaanye okunnimba n'okumbuulira ebigambo ebikyamu, nga munsuubira okukyusa ku ndowooza yange. Kale nno, muntegeeze ekirooto, ndyoke ntegeere nga muyinza n'okuntegeeza amakulu gaakyo.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 era bwe mutantegeeze kirooto, ekibonerezo kiri kimu kyokka. Mwekobaanye okunnimba n’okumbuulira ebigambo ebikyamu, nga munsuubira okukyusa ku ndowooza yange. Kale nno, muntegeeze ekirooto, munnyinnyonnyole n’amakulu gaakyo.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Naye bwe mutantegeeze ekirooto, waliwo etteeka limu gye muli: kubanga muteeseteese okulimba n'ebigambo ebivundu okwogera mu maaso gange okutuusa ebiro lwe biriwaanyisibwa: kale mumbuulire ekirooto, nange ndyoke ntegeere nga muyinza okundaga amakulu gaakyo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 okubabonereza mwenna awamu, bwe mutambuulire kye naloose. Mwekobaanye okulimba n'okwogera ebitali bituufu mu maaso gange, nga musuubira nti ebintu bijja kukyuka ng'ekiseera kiyiseewo. Kale mumbuulire kye naloose, ndyoke ntegeere nga muyinza n'okuntegeeza amakulu gaakyo.”

See the chapter Copy

Danyeri 2:9

Follow us:

Advertisements

Advertisements