Danyeri 2:5 - Luganda Bible 20035 Kabaka n'abaddamu nti: “Mmaliridde nti bwe mutantegeeze kye naloose era n'amakulu gaakyo, mujja kutemebwatemebwa, n'ennyumba zammwe zifuulibwe matongo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Kabaka n'abaddamu nti, “kino kye nsazeewo; bwe mutantegeeze kirooto n'amakulu gaakyo, munaatemebwatemebwa, n'amayumba gammwe gamenyebwemenyebwe. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Kabaka n’addamu Abakaludaaya nti, “Kino kye nsazeewo; bwe mutantegeeze kirooto ekyo, n’amakulu gaakyo, nzija kulagira mutemebwetemebwe, era n’amayumba gammwe gamenyebwemenyebwe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Kabaka n'addamu n'agamba Abakaludaaya nti Ekigambo kinvuddeko: bwe mutantegeeze ekirooto n'amakulu gaakyo, munaatemebwatemebwa, n'ennyumba zammwe zirifuuka mmungo. See the chapterLuganda DC Bible 20035 Kabaka n'abaddamu nti: “Mmaliridde nti bwe mutantegeeze kye naloose era n'amakulu gaakyo, mujja kutemebwatemebwa, n'ennyumba zammwe zifuulibwe matongo. See the chapter |