Danyeri 2:49 - Luganda Bible 200349 Daniyeli n'asaba kabaka, bw'atyo kabaka n'awa Saduraki, Mesaki, ne Abedinego obukulu mu bufuzi bw'ekitundu ky'e Babilooni. Wabula ye Daniyeli n'asigala mu lubiri lwa kabaka. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI49 Danyeri n'asaba kabaka, okukuza Saddulaaki, Mesaki, ne Abeduneego, mu bufuzi bw'essaza lye Babbulooni: naye Danyeri n'asigala mu lubiri lwa kabaka. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya49 Awo Danyeri n’asaba kabaka akuze ne Saddulaaki, ne Mesaki, ne Abeduneego; kabaka n’abafuula abakulembeze n’abawa ebifo eby’obuvunaanyizibwa mu ssaza ery’e Babulooni, Danyeri ye n’asigala awali kabaka. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya49 Danyeri n'asaba kabaka, n'akuza Saddulaaki, Mesaki, ne Abeduneego, mu bigambo eby'essaza ery'e Babulooni: naye Danyeri n'abeera mu wankaaki wa kabaka. See the chapterLuganda DC Bible 200349 Daniyeli n'asaba kabaka, bw'atyo kabaka n'awa Saduraki, Mesaki, ne Abedinego obukulu mu bufuzi bw'ekitundu ky'e Babilooni. Wabula ye Daniyeli n'asigala mu lubiri lwa kabaka. See the chapter |