Danyeri 2:48 - Luganda Bible 200348 Kabaka n'alyoka afuula Daniyeli omukulu, n'amuwa ebirabo bingi nnyo, n'amuwa n'okufuga ekitundu kyonna eky'e Babilooni. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI48 Awo Kabaka n'alyoka afuula Danyeri omukulu, n'amuwa ebirabo bingi ebinene, n'amuwa okufuga essaza lyonna ery'e Babbulooni, era okuba omwami omukulu ow'abagezigezi bonna ab'e Babbulooni. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya48 Awo kabaka n’akuza Danyeri n’amufuula omuntu omukulu ennyo, n’amuwa n’ebirabo bingi. N’amufuula mufuzi w’essaza lyonna erya Babulooni, n’amuwa n’obuvunaanyizibwa obw’okukulira abasajja abagezigezi bonna ab’e Babulooni. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya48 Kabaka n'alyoka afuula Danyeri omukulu, n'amuwa ebirabo bingi ebinene, n'amuwa okufuga essaza lyonna ery'e Babulooni, era okuba omwami omukulu ow'abagezigezi bonna ab'e Babulooni. See the chapterLuganda DC Bible 200348 Kabaka n'alyoka afuula Daniyeli omukulu, n'amuwa ebirabo bingi nnyo, n'amuwa n'okufuga ekitundu kyonna eky'e Babilooni. See the chapter |