Danyeri 2:45 - Luganda Bible 200345 Walaba ejjinja nga bwe lyamogoka lyokka ku lusozi nga tewali alikutteko, era nga bwe lyamenyaamenya ekyuma n'ekikomo, n'ebbumba, ne ffeeza, ne zaabu. Katonda akumanyisizza ebiribaawo gye bujja. Ekirooto kye kyo kikakafu, n'amakulu gaakyo geego, tegabuusibwabuusibwa.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI45 Walaba ejjinja nga bwe lyamogoka lyokka ku lusozi nga tewali alikutteko, era nga lyamenyaamenya ekyuma, n'ekikomo, n'ebbumba, ne ffeeza, ne zaabu: Katonda omukulu akutegeezeza ebiribaawo gye bujja. Ekirooto kya mazima ddala, n'amakulu gaakyo tegabuusibwabuusibwa.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya45 Gano ge makulu ag’okwolesebwa okukwata ku jjinja eryatemebwa mu lusozi, eritatemebwa na ngalo za muntu; eryabetentabetenta ekyuma, n’ekikomo, n’ebbumba, ne ffeeza, ne zaabu. “Katonda omukulu abikkulidde kabaka ebigenda okubaawo mu biro eby’omu maaso. Ekirooto kituufu n’amakulu gaakyo tegabuusibwabuusibwa.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya45 Kubanga walaba ejjinja nga lyatemebwa mu lusozi awatali ngalo, era nga lyamenyaamenya ekyuma, n'ekikomo, n'ebbumba, ne ffeeza, ne zaabu: Katonda omukulu ategeezezza kabaka ebiribaawo oluvannyuma: era ekirooto kya mazima ddala, n'amakulu gaakyo tegabuusibwabuusibwa. See the chapterLuganda DC Bible 200345 Walaba ejjinja nga bwe lyamogoka lyokka ku lusozi nga tewali alikutteko, era nga bwe lyamenyaamenya ekyuma n'ekikomo, n'ebbumba, ne ffeeza, ne zaabu. Katonda akumanyisizza ebiribaawo gye bujja. Ekirooto kye kyo kikakafu, n'amakulu gaakyo geego, tegabuusibwabuusibwa.” See the chapter |