Danyeri 2:44 - Luganda Bible 200344 Mu mirembe gy'abafuzi abo, Katonda ow'omu ggulu alissaawo obwakabaka obutalizikirizibwa emirembe gyonna. Tebuliwangulwa bantu balala, naye bulimenyaamenya, ne buzikiriza obwakabaka obulala bwonna, bwo ne bubeerawo ennaku zonna. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI44 Mu mirembe gya bakabaka abo, Katonda ow'eggulu alissaawo obwakabaka, obutalizikirizibwa emirembe gyonna, so tebulifugibwako ggwanga ddala lyonna, naye bulimenyaamenya ne buzikiriza obwakabaka obulala bwonna, ne bubeerawo emirembe gyonna. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya44 “Mu biro ebya bakabaka abo, Katonda w’eggulu alissaawo obwakabaka obutalizikirizibwa, so tebuliweebwa bantu balala. Bulizikiriza obwakabaka obwo bwonna, ne bubumalawo, naye bwo bulibeerera emirembe gyonna. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya44 Era mu mirembe gya bakabaka abo, Katonda ow'eggulu alissaawo obwakabaka, obutalizikirizibwa emirembe gyonna, so n'okufuga kwabwo tekulirekerwa ggwanga ddala: naye bulimenyaamenya era bulizikiriza obwakabaka obwo bwonna, era bunaabeereranga emirembe gyonna. See the chapterLuganda DC Bible 200344 Mu mirembe gy'abafuzi abo, Katonda ow'omu ggulu alissaawo obwakabaka obutalizikirizibwa emirembe gyonna. Tebuliwangulwa bantu balala, naye bulimenyaamenya, ne buzikiriza obwakabaka obulala bwonna, bwo ne bubeerawo ennaku zonna. See the chapter |