Danyeri 2:43 - Luganda Bible 200343 Era walaba ekyuma nga kitabuddwa n'ebbumba. Bwe batyo n'abafuzi b'obwakabaka obwo, baligezaako okwegattira mu kufumbiriganwa, naye tebalisobola, ng'ekyuma bwe kitasobola kwetabula na bbumba. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI43 Era walaba ekyuma nga kitabuddwa ne ebbumba, n'abafuzi b'obwakabaka obwo, baligezaako okwegattira mu kufumbiriganwa, naye tebalisobola, ng'ekyuma bwe kitasobola kwetabula na bbumba. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya43 Era nga bwe walaba ekyuma nga kitabuddwamu ebbumba bwe batyo n’abantu bwe baliba so tebalisigala bumu, ng’ekyuma bwe kitasobola kwetabula bulungi na bbumba. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya43 Era kubanga walaba ekyuma nga kitabuddwamu ebbumba ery'ettosi, balyetabula n'ezzadde ly'abantu: naye tebaligattagana bokka na bokka, era ng'ekyuma bwe kiteetabula na bbumba. See the chapterLuganda DC Bible 200343 Era walaba ekyuma nga kitabuddwa n'ebbumba. Bwe batyo n'abafuzi b'obwakabaka obwo, baligezaako okwegattira mu kufumbiriganwa, naye tebalisobola, ng'ekyuma bwe kitasobola kwetabula na bbumba. See the chapter |