Online Bible

- Advertisements -




Danyeri 2:42 - Luganda Bible 2003

42 Obugere, ng'ekitundu bwa kyuma, ate ekitundu nga bwa bbumba, butegeeza nti obwakabaka obwo nabwo bwe buliba bwe butyo: ng'ekitundu bwa maanyi, ate ekitundu nga bunafu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

42 Era ng'obugere bwe bwali, ng'ekitundu kya kyuma n'ekitundu kya bbumba, n'obwakabaka obwo bwe buliba bwe butyo, ekitundu bwa maanyi, n'ekitundu nga bunafu.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

42 Ng’obugere bwe bwali, ekitundu nga kya kyuma n’ekitundu ekirala nga kya bbumba, n’obwakabaka buno buliba bwe butyo, ekitundu ekimu nga ky’amaanyi n’ekitundu ekirala nga kinafu.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

42 Era ng'obugere bwe bwali ekitundu kya kyuma n'ekitundu kya bbumba, era n'obwakabaka bwe buliba bwe butyo, ekitundu kya maanyi, n'ekitundu kimenyefu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

42 Obugere, ng'ekitundu bwa kyuma, ate ekitundu nga bwa bbumba, butegeeza nti obwakabaka obwo nabwo bwe buliba bwe butyo: ng'ekitundu bwa maanyi, ate ekitundu nga bunafu.

See the chapter Copy




Danyeri 2:42

Follow us:

Advertisements


Advertisements