Danyeri 2:41 - Luganda Bible 200341 Era nga bwe walaba ebigere n'obugere, ng'ekitundu kya bbumba lya mubumbi, ate ekitundu nga kya kyuma, obwakabaka obwo buliba bwawulemu. Bulibaamu ku maanyi ag'ekyuma, kubanga walaba ekyuma nga kitabuddwamu ebbumba. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI41 Era nga bwe walaba ebigere n'obugere, ng'ekitundu kya bbumba lya mubumbi, n'ekitundu kya kyuma, obwakabaka obwo buliba bwawulemu. Naye bulibaamu ku maanyi g'ekyuma, kubanga walaba ekyuma nga kitabuddwamu ebbumba. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya41 Nga bwe walaba ebigere n’obugere ekitundu nga kya bbumba ery’omubumbi, n’ekitundu nga kya kyuma, bwe butyo obwakabaka bwe buligabanyizibwamu; ate nga bulisigala n’amaanyi ag’ekyuma, nga bwe walaba ekyuma nga kitabuddwamu ebbumba. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya41 Era kubanga walaba ebigere n'obugere, ekitundu kya bbumba ery'omubumbi, n'ekitundu kya kyuma, obwakabaka buliba bwawulemu: naye muliba mu bwo ku maanyi g'ekyuma, kubanga walaba ekyuma nga kitabuddwamu ebbumba ery'ettosi. See the chapterLuganda DC Bible 200341 Era nga bwe walaba ebigere n'obugere, ng'ekitundu kya bbumba lya mubumbi, ate ekitundu nga kya kyuma, obwakabaka obwo buliba bwawulemu. Bulibaamu ku maanyi ag'ekyuma, kubanga walaba ekyuma nga kitabuddwamu ebbumba. See the chapter |