Online Bible

- Advertisements -




Danyeri 2:4 - Luganda Bible 2003

4 Abeetegereza eby'emmunyeenye ne bagamba kabaka mu lulimi Olwaramayika nti: “Wangaala, ayi Ssaabasajja! Tukwegayiridde tubuulire kye waloose, ffe abaweereza bo, tukubuulire amakulu gaakyo.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 Abakaludaaya ne balyoka baddamu kabaka mu lulimi Olusuuli nti, “Ayi kabaka, obenga omulamu emirembe gyonna: buulira abaddu bo ekirooto, nabo banakutegeeza amakulu gaakyo.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 Awo Abakaludaaya ne baddamu kabaka mu lulimi Olusuuli nti, “Ayi kabaka, owangaale emirembe gyonna! Buulira abaddu bo ekirooto, nabo banaakunnyonnyola amakulu gaakyo.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 Abakaludaaya ne balyoka bagamba kabaka mu lulimi Olusuuli nti Ai kabaka, obenga omulamu emirembe gyonna: obuulire abaddu bo ekirooto, naffe tunaalaga amakulu gaakyo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

4 Abeetegereza eby'emmunyeenye ne bagamba kabaka mu lulimi Olwaramayika nti: “Wangaala, ayi Ssaabasajja! Tukwegayiridde tubuulire kye waloose, ffe abaweereza bo, tukubuulire amakulu gaakyo.”

See the chapter Copy




Danyeri 2:4

Follow us:

Advertisements


Advertisements