Online Bible

- Advertisements -




Danyeri 2:39 - Luganda Bible 2003

39 Bw'olivaawo, waliddawo obwakabaka obulala obutenkana bubwo. Era obwo buliddirirwa obwakabaka obwokusatu obw'ekikomo, obulifuga ensi yonna.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

39 Bw'olivaawo waliddawo obwakabaka obulala, obutalyenkana bubwo maanyi. Obwo buliddirirwa obwakabaka obulala obw'okusatu obw'ekikomo, obulifuga ensi zonna.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

39 “Bw’olivaawo, obwakabaka obulala buliddawo, obutenkanankana bubwo. N’oluvannyuma waliddawo obwakabaka obwokusatu nga bwa kikomo obulifuga ensi yonna.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

39 Era walikuddirira obwakabaka obulala, bw'osinga ggwe, bulibaawo: n'obwakabaka obulala obw'okusatu obw'ekikomo obulifuga ensi zonna.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

39 Bw'olivaawo, waliddawo obwakabaka obulala obutenkana bubwo. Era obwo buliddirirwa obwakabaka obwokusatu obw'ekikomo, obulifuga ensi yonna.

See the chapter Copy




Danyeri 2:39

Follow us:

Advertisements


Advertisements