Online Bible

- Advertisements -




Danyeri 2:38 - Luganda Bible 2003

38 Yassa mu buyinza bwo abantu, n'ebisolo, n'ebinyonyi, n'akufuula omufuzi waabyo byonna, yonna gye bibeera. Ggwe mutwe ogwa zaabu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

38 yassa mu mikono gyo, abantu bonna gyebali, ensolo ez'omu nsiko n'ennyonyi ez'omu bbanga, okubifuga. Ggwe mutwe ogwa zaabu.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

38 era akukwasizza abantu n’ensolo ez’omu nsiko, n’ennyonyi ez’omu bbanga. Buli we bibeera, akuwadde okubifuga, era ggwe mutwe ogwa zaabu.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

38 era abaana b'abantu gye batuula yonna, yagaba ensolo ez'omu nsiko n'ennyonyi ez'omu ggulu mu mukono gwo, era yakubifuza ggwe byonna: ggwe oli mutwe gwa zaabu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

38 Yassa mu buyinza bwo abantu, n'ebisolo, n'ebinyonyi, n'akufuula omufuzi waabyo byonna, yonna gye bibeera. Ggwe mutwe ogwa zaabu.

See the chapter Copy




Danyeri 2:38

Follow us:

Advertisements


Advertisements