Danyeri 2:34 - Luganda Bible 200334 Bwe wali okyakitunuulira, ejjinja eddene ne limogoka lyokka ku lwazi, nga tewali alikutteko, ne likuba ebigere by'ekifaananyi eby'ekyuma n'ebbumba, ne libimenyaamenya. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI34 Bwe wali okyakitunuulira, ejjinja eddene ne limogoka lyokka ku lwazi, nga tewali alikutteko, ne likuba ebigere by'ekifaananyi eby'ekyuma n'ebbumba, ne libimenyaamenya. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya34 Awo bwe wali ng’okyakitunuulira, olwazi ne lutemebwa, naye si na ngalo, ejjinja ne livaako ne likuba ekifaananyi ku bigere byakyo eby’ekyuma n’ebbumba, ne libyasaayasa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya34 Watunula okutuusa ejjinja lwe lyatemebwa awatali ngalo, ne likuba ekifaananyi ebigere eby'ekyuma n'ebbumba, ne libimenyaamenya. See the chapterLuganda DC Bible 200334 Bwe wali okyakitunuulira, ejjinja eddene ne limogoka lyokka ku lwazi, nga tewali alikutteko, ne likuba ebigere by'ekifaananyi eby'ekyuma n'ebbumba, ne libimenyaamenya. See the chapter |