Online Bible

- Advertisements -




Danyeri 2:31 - Luganda Bible 2003

31 “Watunula, ayi Ssaabasajja, n'olaba ekifaananyi ekinene, nga kiyimiridde mu maaso go. Ekifaananyi ekyo kyali kimasamasa nnyo, era nga kya ntiisa.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

31 Ggwe, Ayi kabaka, watunula, n'olaba ekifaananyi ekinene, ekimasamasa era nga kya ntiisa, nga kiyimiridde mu maaso go.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

31 “Watunula, ayi kabaka, era laba, mu maaso go nga wayimiriddewo ekifaananyi ekinene. Ekifaananyi ekyo kyali kinene nnyo, nga kimasamasa nnyo nnyini era nga kya ntiisa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

31 Ggwe, ai kabaka, watunula, era, laba, ekifaananyi ekinene. Ekifaananyi ekyo, eky'amaanyi, ekyamasamasa ennyo nnyini ne kiyimirira mu maaso go: n'engeri yaakyo ya ntiisa.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

31 “Watunula, ayi Ssaabasajja, n'olaba ekifaananyi ekinene, nga kiyimiridde mu maaso go. Ekifaananyi ekyo kyali kimasamasa nnyo, era nga kya ntiisa.

See the chapter Copy




Danyeri 2:31

Follow us:

Advertisements


Advertisements