Danyeri 2:30 - Luganda Bible 200330 Naye nze, ekyama kino kimbikkuliddwa, si lwa kuba nti ndi mugezi okusinga abantu abalala bonna abalamu, wabula kimbikkuliddwa olyoke omanye, ayi Ssaabasajja, amakulu g'ekirooto kyo, era otegeere ebirowoozo ebyakujjira. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI30 Naye nze, ekyama kino kimbikkuliddwa, si lwa kuba ndi mugezi okusinga abantu abalala bonna abalamu, naye kyekivudde kimbikkulirwa Ayi kabaka, otegeezebwe amakulu g'ekirooto kyo, era naawe otegeere ebirowoozo eby'omu mutima gwo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya30 Naye ekigambo kino ekitategeerekeka bantu abaabulijjo kimbikkuliddwa, si lwa kuba nga ndi mugezi okusinga abantu abalala bonna, naye nkifunye bwe ntyo, kabaka ategeere amakulu gaakyo, era otegeere ebirowoozo bye wafuna mu mutima gwo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya30 Naye nze ekyama kino tekimbikkuliddwa nze olw'amagezi gonna ge nnina okusinga omuntu yenna omulamu, naye kyekivudde kimbikkulirwa kabaka ategeezebwe amakulu, naawe otegeere ebirowoozo eby'omu mutima gwo. See the chapterLuganda DC Bible 200330 Naye nze, ekyama kino kimbikkuliddwa, si lwa kuba nti ndi mugezi okusinga abantu abalala bonna abalamu, wabula kimbikkuliddwa olyoke omanye, ayi Ssaabasajja, amakulu g'ekirooto kyo, era otegeere ebirowoozo ebyakujjira. See the chapter |