Online Bible

- Advertisements -




Danyeri 2:29 - Luganda Bible 2003

29 “Bwe wali mu kitanda kyo nga weebase, ayi Ssaabasajja, waloota ebiribaawo, era Katonda abikkula ebyama, yakulaga ebiribaawo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

29 Ai kabaka, bwe wali mu kitanda kyo nga weebase, waloota ebiribaawo oluvannyuma, era Katonda abikkula ebyama akutegeezezza ebiribaawo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

29 “Bwe wali ng’ogalamidde mu kitanda kyo, ayi kabaka omutima gwo ne gutandika okulowooza ku bintu ebiribaawo, era oyo abikkula ebigambo ebitategeerekeka bantu abaabulijjo, yakulaze ebigenda okubaawo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

29 ggwe, ai kabaka, ebirowoozo byo ne bikujjira ku kitanda kyo, ebiribaawo oluvannyuma: naye abikkula ebyama akutegeezezza ebiribaawo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

29 “Bwe wali mu kitanda kyo nga weebase, ayi Ssaabasajja, waloota ebiribaawo, era Katonda abikkula ebyama, yakulaga ebiribaawo.

See the chapter Copy




Danyeri 2:29

Follow us:

Advertisements


Advertisements