Online Bible

- Advertisements -




Danyeri 2:28 - Luganda Bible 2003

28 Naye waliwo Katonda mu ggulu abikkula ebyama. Oyo akumanyisizza, ayi Ssaabasajja Nebukadunezzari, ebiribaawo mu biseera ebijja. Ekirooto kyo, era omutwe gwo bye gwalagibwa mu kitanda kyo, bye bino.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

28 Naye waliwo Katonda mu ggulu abikkula ebyama, oyo ya kutegeezezza Ayi kabaka Nebukadduneeza, ebiribaawo mu nnaku ez'enkomerero. Ekirooto kyo, era omutwe gwo bye gwayolesebwa ku kitanda kyo, bye bino:

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

28 Waliwo Katonda ow’omu ggulu annyonnyola abantu ebitategeerekeka. Abikkulidde Kabaka Nebukadduneeza ebigenda okubaawo mu nnaku ez’enkomerero. Ekirooto n’okwolesebwa bye wafuna nga weebase bye bino.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

28 naye waliwo Katonda mu ggulu abikkula ebyama, era ategeezezza kabaka Nebukadduneeza ebiribaawo mu nnaku ez'enkomerero. Ekirooto kyo, era omutwe gwo bye gwayolesebwa ku kitanda kyo, bye biibino:

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

28 Naye waliwo Katonda mu ggulu abikkula ebyama. Oyo akumanyisizza, ayi Ssaabasajja Nebukadunezzari, ebiribaawo mu biseera ebijja. Ekirooto kyo, era omutwe gwo bye gwalagibwa mu kitanda kyo, bye bino.

See the chapter Copy




Danyeri 2:28

Follow us:

Advertisements


Advertisements