Danyeri 2:27 - Luganda Bible 200327 Daniyeli n'addamu nti: “Ayi Ssaabasajja, ekyama ky'osabye, teri bawi ba magezi bayinza kukikutegeeza, wadde abafuusa, n'abalaguzi, n'abeetegereza eby'emmunyeenye. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI27 Danyeri n'addamu kabaka, nti, “Ekyama ky'owalirizza, abagezigezi okukikutegeeza, tebayinza kukikutegeeza nakatono, wadde abafumu, abasawo n'abalaguzi. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya27 Danyeri n’addamu kabaka nti, “Tewali muntu mugezigezi, newaakubadde omufumu, newaakubadde omulaguzi, newaakubadde omulogo asobola okutegeeza kabaka ekigambo kye yasabye. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya27 Danyeri n'addiramu mu maaso ga kabaka, n'ayogera nti Ekyama kabaka ky'awalirizza, abagezigezi tebayinza kukiraga kabaka newakubadde abafumu newakubadde abasawo newakubadde abalaguzi: See the chapterLuganda DC Bible 200327 Daniyeli n'addamu nti: “Ayi Ssaabasajja, ekyama ky'osabye, teri bawi ba magezi bayinza kukikutegeeza, wadde abafuusa, n'abalaguzi, n'abeetegereza eby'emmunyeenye. See the chapter |