Online Bible

- Advertisements -




Danyeri 2:25 - Luganda Bible 2003

25 Amangwago Ariyooki n'atwala Daniyeli mu maaso ga kabaka. Ariyooki n'agamba kabaka nti: “Nzudde omu ku Bayudaaya abaanyagibwa, ajja okukutegeeza amakulu g'ekirooto kyo.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

25 Amangwago Aliyooki n'ayingiza Danyeri eri kabaka, n'amugamba bw'ati nti, “Nzudde omu ku basajja okuva mu banyage b'omu Yuda, anaakutegeeza amakulu g'ekirooto kyo.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

25 Amangwago, Aliyooki n’atwala Danyeri eri kabaka, n’ategeeza kabaka nti, “Nsanze omusajja, omu ku baawaŋŋangusibwa okuva mu Yuda, asobola okutegeeza kabaka amakulu g’ekirooto kye.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

25 Awo Aliyooki n'ayanguwa n'ayingiza Danyeri mu maaso ga kabaka, n'amugamba bw'ati nti Ndabye omusajja ow'omu baana ab'omu bunyage bwa Yuda, anaategeeza kabaka amakulu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

25 Amangwago Ariyooki n'atwala Daniyeli mu maaso ga kabaka. Ariyooki n'agamba kabaka nti: “Nzudde omu ku Bayudaaya abaanyagibwa, ajja okukutegeeza amakulu g'ekirooto kyo.”

See the chapter Copy




Danyeri 2:25

Follow us:

Advertisements


Advertisements