Danyeri 2:2 - Luganda Bible 20032 Awo n'atumya abalaguzi, n'abafuusa, n'emmandwa, era n'abeetegereza eby'emmunyeenye, bajje bamubuulire kye yaloose. Ne bajja ne beeyanjula mu maaso ge. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Awo kabaka n'alagira bayite abasawo n'abafumu n'emmandwa n'Abakaludaaya, bajje bamutegeeze ekirooto kye yaloota. Ne bajja ne bayimirira mu maaso ga kabaka. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Awo kabaka n’atumya abasawo, n’abafumu, n’abalaguzi n’Abakaludaaya okumutegeeza ekirooto kye yaloota. Ne bajja ne bayimirira mu maaso ga kabaka. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Awo kabaka n'alagira bayite abasawo n'abafumu n'emmandwa n'Abakaludaaya, okubuulira kabaka ebirooto bye. Ne bayingira ne bayimirira mu maaso ga kabaka. See the chapterLuganda DC Bible 20032 Awo n'atumya abalaguzi, n'abafuusa, n'emmandwa, era n'abeetegereza eby'emmunyeenye, bajje bamubuulire kye yaloose. Ne bajja ne beeyanjula mu maaso ge. See the chapter |