Danyeri 2:15 - Luganda Bible 200315 N'abuuza Ariyooki omukungu wa kabaka nti: “Lwaki kabaka ayanguyirizza okuwa ekiragiro ekyo?” Ariyooki n'akinnyonnyola Daniyeli. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 N'abuuza Aliyooki omwami wa kabaka nti, “Kyavudde ku ki kabaka okuwa ekiragiro eky'obukambwe bwe kityo?” Aliyooki n'alyoka ategeeza Danyeri ensonga eyavaako ekigambo ekyo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 n’amubuuza nti, “Kyavudde ku ki kabaka okuwa ekiragiro eky’obukambwe bwe kityo?” Aliyooki n’annyonnyola Danyeri ensonga eyavaako ekyo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 n'addamu n'agamba Aliyooki omwami wa kabaka nti Kiki ekyanguyiriza bwe kityo etteeka eriva eri kabaka? Aliyooki n'alyoka ategeeza Danyeri ekigambo ekyo. See the chapterLuganda DC Bible 200315 N'abuuza Ariyooki omukungu wa kabaka nti: “Lwaki kabaka ayanguyirizza okuwa ekiragiro ekyo?” Ariyooki n'akinnyonnyola Daniyeli. See the chapter |