Danyeri 2:14 - Luganda Bible 200314 Awo Daniyeli n'atuukirira Ariyooki, omukulu w'abaserikale ba kabaka, eyajja okutta abawi b'amagezi ab'omu Babilooni, n'ayogera naye n'amagezi era n'obwegendereza. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Awo Danyeri n'atuukirira Aliyooki omukulu wa basserikale ba kabaka, eyajja okutta abagezigezi ab'e Babbulooni, n'ayogera naye n'amagezi n'obwegendereza. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Awo Danyeri n’asisinkana Aliyooki omuduumizi w’abakuumi ba kabaka, bwe yali ng’agenda okutta abagezigezi ab’e Babulooni; n’ayogera naye mu magezi n’obukalabakalaba, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Awo Danyeri n'addamu n'amagezi n'obukabakaba Aliyooki omwami wa baserikale ba kabaka, eyajja okutta abagezigezi ab'e Babulooni: See the chapterLuganda DC Bible 200314 Awo Daniyeli n'atuukirira Ariyooki, omukulu w'abaserikale ba kabaka, eyajja okutta abawi b'amagezi ab'omu Babilooni, n'ayogera naye n'amagezi era n'obwegendereza. See the chapter |