Danyeri 2:11 - Luganda Bible 200311 Ekyo ky'osaba, ayi Ssaabasajja, kizibu nnyo, era tewali ayinza kukikumanyisa, okuggyako balubaale, ate balubaale tebabeera mu ffe bantu.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI11 Ekyo ky'osaba, ayi kabaka, kizibu nnyo, era tewali ayinza kukitegeeza kabaka, wabula bakatonda abatabeera mu ffe abantu.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya11 Kabaka ky’asaba kizibu nnyo. Tewali n’omu ayinza kukibikkulira kabaka, wabula bakatonda abatalina mubiri ogwa bulijjo.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya11 Era ekigambo kino tekirabwanga kabaka ky'awaliriza, so tewali ayinza okukiraga mu maaso ga kabaka, wabula bakatonda abatatuula na balina emibiri. See the chapterLuganda DC Bible 200311 Ekyo ky'osaba, ayi Ssaabasajja, kizibu nnyo, era tewali ayinza kukikumanyisa, okuggyako balubaale, ate balubaale tebabeera mu ffe bantu.” See the chapter |