Danyeri 1:8 - Luganda Bible 20038 Naye Daniyeli n'ateesa mu mutima gwe, obuteefuula atali mulongoofu ng'alya emmere, era ng'anywa omwenge ku lujjuliro lwa kabaka, kyeyava asaba Asupenazi amuyambe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Naye Danyeri n'ateesa mu mutima gwe obuteeyonoonyesanga ng'alya ku mmere, era ng'anywa ku mwenge ebyavanga ku mmeeza ya kabaka, n'asaba Asupenaazi amukirize aleme okweyonoonyesanga. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Naye Danyeri n’amalirira mu mutima gwe obuteeyonoonyesa na mmere na wayini ebyavanga ku mmeeza ya kabaka, n’asaba Asupenaazi amukkirize aleme kweyonoonyesa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Naye Danyeri n'ateesa mu mutima gwe obuteeyonoonyesanga n'emmere ya kabaka, newakubadde n'omwenge gwe yanywanga: kyeyava asaba omukulu w'abalaawe aleme okweyonoonyesanga. See the chapterLuganda DC Bible 20038 Naye Daniyeli n'ateesa mu mutima gwe, obuteefuula atali mulongoofu ng'alya emmere, era ng'anywa omwenge ku lujjuliro lwa kabaka, kyeyava asaba Asupenazi amuyambe. See the chapter |