Online Bible

- Advertisements -




Danyeri 1:20 - Luganda Bible 2003

20 Mu buli ky'amagezi n'ekyokutegeera kabaka kye yababuuza, yalaba nga basinga emirundi kkumi abafuusa n'abalaguzi bonna ab'omu bwakabaka bwe bwonna.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

20 Mu buli kigambo eky'amagezi n'eky'okutegeera, kabaka kye yababuuza, yabalaba nga basinga emirundi kkumi (10) abasawo n'abafumu bonna abaali mu bwakabaka bwe bwonna.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

20 Buli nsonga ey’amagezi n’ey’okutegeera kabaka gye yababuuzanga, baali bagitegeera emirundi kkumi okusinga abasawo n’abafumu bonna, mu bwakabaka bwe bwonna.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

20 Ne mu buli kigambo eky'amagezi n'eky'okutegeera, kabaka kye yababuuza, yabalaba nga basinga emirundi kkumi abasawo, n'abafumu bonna abaali mu bwakabaka bwe bwonna.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

20 Mu buli ky'amagezi n'ekyokutegeera kabaka kye yababuuza, yalaba nga basinga emirundi kkumi abafuusa n'abalaguzi bonna ab'omu bwakabaka bwe bwonna.

See the chapter Copy




Danyeri 1:20

Follow us:

Advertisements


Advertisements