Online Bible

- Advertisements -




Danyeri 1:2 - Luganda Bible 2003

2 Mukama n'amuleka okuwamba Yehoyakiimu kabaka wa Buyudaaya, awamu n'ebintu ebimu eby'omu Ssinzizo, n'abitwala mu nsi y'e Sinaari, mu ssabo lya lubaale we, n'abiteeka mu materekero g'essabo eryo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 Mukama n'awaayo Yekoyakimu kabaka wa Yuda mu mukono gwa Nebukadduneeza, era n'ebintu ebimu eby'omu nnyumba ya Katonda, n'abitwala mu nsi y'e Sinaali n'abiteeka mu ggwanika ery'omu ssabo lya katonda we.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Mukama n’awaayo Yekoyakimu kabaka wa Yuda, mu mukono gwa Nebukadduneeza, era n’ebintu ebimu eby’omu yeekaalu ya Katonda, Nebukadduneeza n’abiggyamu n’abitwala e Babulooni n’abiteeka mu ggwanika ery’omu ssabo lya lubaale we.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 Mukama n'awaayo Yekoyakimu kabaka wa Yuda mu mukono gwe, era n'ebintu eby'omu nnyumba ya Katonda ebimu: n'abitwala mu nsi Sinaali mu ssabo lya katonda we: n'aleeta ebintu mu ggwanika lya katonda we.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

2 Mukama n'amuleka okuwamba Yehoyakiimu kabaka wa Buyudaaya, awamu n'ebintu ebimu eby'omu Ssinzizo, n'abitwala mu nsi y'e Sinaari, mu ssabo lya lubaale we, n'abiteeka mu materekero g'essabo eryo.

See the chapter Copy




Danyeri 1:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements