Danyeri 1:18 - Luganda Bible 200318 Ekiseera Kabaka Nebukadunezzari kye yalagira banjulibwe gy'ali bwe kyatuuka, omukulu w'abaweereza n'abatwala, n'abamwanjulira. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 Awo ekiseera kabaka Nebukadduneeza kye yalagira baleetebwe mu maaso ge, bwe kyatuuka, omukulu w'abalaawe n'abamwanjulira. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Awo ekiseera kabaka kye yalagira abavubuka bonna baleetebwe, bwe kyatuuka, Asupenaazi n’abaleeta n’abalaga eri Nebukadduneeza. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Awo ennaku bwe zaggwa, kabaka ze yagamba okubayingiza, omukulu w'abalaawe n'abayingiza mu maaso ga Nebukadduneeza. See the chapterLuganda DC Bible 200318 Ekiseera Kabaka Nebukadunezzari kye yalagira banjulibwe gy'ali bwe kyatuuka, omukulu w'abaweereza n'abatwala, n'abamwanjulira. See the chapter |