Danyeri 1:17 - Luganda Bible 200317 Katonda n'awa abavubuka abo abana amagezi n'okutegeera mu bisomebwa n'ebiyigibwa byonna, ate ye Daniyeli, n'ayongerwako okutegeeranga n'okuvvuunulanga okulabikirwa era n'ebirooto. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 Abavubuka abo abana, Katonda n'abawa amagezi n'okutegeera eby'okuyiga bye baali bayigirizibwa byonna: Danyeri n'asukkirira mu kutegeeranga okwolesebwa okw'engeri zonna, n'okuvvuunulanga ebirooto. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 Abavubuka abo abana, Katonda n’abawa amagezi n’okutegeera eby’okuyiga eby’engeri zonna; Danyeri n’asukkirira mu kutegeera okw’okuvvuunula okwolesebwa okw’engeri zonna, n’ebirooto. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 Naye abavubuka abo abana, Katonda n'abawa okumanya n'okutegeera mu kuyiga kwonna n'amagezi: Danyeri n'aba omukabakaba mu kwolesebwa kwonna ne mu birooto. See the chapterLuganda DC Bible 200317 Katonda n'awa abavubuka abo abana amagezi n'okutegeera mu bisomebwa n'ebiyigibwa byonna, ate ye Daniyeli, n'ayongerwako okutegeeranga n'okuvvuunulanga okulabikirwa era n'ebirooto. See the chapter |