Online Bible

- Advertisements -




Danyeri 1:15 - Luganda Bible 2003

15 Ennaku ekkumi bwe zaggwaako, abavubuka abo ne balabika bulungi, era nga bagevvu okusinga abavubuka abalala bonna, abaalyanga emmere eva ku lujjuliro lwa kabaka.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 Awo ennaku ekkumi bwe zaggwaako, bo baali balabika bulungi, era nga bagezze okusinga abavubuka abalala bonna abaalyanga ku mmere ya kabaka.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 Awo ennaku ekkumi bwe zaggwaako, bo baali banyiridde era nga bafaanana bulungi okusinga abavubuka abaalyanga ku mmere ya kabaka.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 Awo ennaku ekkumi bwe zaggwa, amaaso gaabwe ne gafaanana bulungi, era baali nga bagezze omubiri, okusinga abavubuka bonna abaalyanga ku mmere ya kabaka.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

15 Ennaku ekkumi bwe zaggwaako, abavubuka abo ne balabika bulungi, era nga bagevvu okusinga abavubuka abalala bonna, abaalyanga emmere eva ku lujjuliro lwa kabaka.

See the chapter Copy




Danyeri 1:15

Follow us:

Advertisements


Advertisements