Online Bible

- Advertisements -




Danyeri 1:13 - Luganda Bible 2003

13 Olwo olitugeraageranya n'abavubuka abalya emmere eva ku lujjuliro lwa kabaka, olyoke osalewo eky'okukola okusinziira ku ndabika gye tuliba tulabikamu.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

13 N'oluvannyuma otugerageranye n'abavubuka abalala abalya ku mmere ya kabaka, olyoke osalewo eky'okukola ng'osinzira ku ndabika gye tuliba tulabikamu.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

13 N’oluvannyuma otugeraageranye n’abavubuka abalala abalya ku mmere ya kabaka, olyoke okole nga bw’onoolaba.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

13 Amaaso gaffe galyoke gakeberwe w'oli, n'amaaso g'abavubuka abaalyanga ku mmere ya kabaka: era nga bw'oliraba, okole bw'otyo eri abaddu bo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

13 Olwo olitugeraageranya n'abavubuka abalya emmere eva ku lujjuliro lwa kabaka, olyoke osalewo eky'okukola okusinziira ku ndabika gye tuliba tulabikamu.”

See the chapter Copy




Danyeri 1:13

Follow us:

Advertisements


Advertisements