Abalam 9:9 - Luganda Bible 20039 Omuzayiti ne guddamu nti: ‘Ndekeyo okuvaamu omuzigo ogukozesebwa okussaamu ekitiibwa Katonda n'abantu, nzire mu kufuga emiti?’ See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 Naye omuzeyituuni ne gugigamba nti, ‘N'andirese obugimu bwange mwe bayima okussaamu ekitiibwa Katonda n'abantu ku bwange, ne ŋŋenda okufuga emiti?’ See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 Naye omuzeyituuni ne gubaddamu nti, ‘Ndekeyo okuvaamu amafuta ag’omuzeeyituuni agampeesa balubaale n’abantu ekitiibwa, ŋŋende okuyuuguumya emiti?’ See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 Naye omuzeyituuni ne gugigamba nti Nandirese obugimu bwange mwe bayima okussaamu ekitiibwa Katonda n'abantu ku bwange, ne ŋŋenda okuyuuguuma ku miti? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU9 Omuti gwa oliva ne gugiddamu nti: ‘Ndeke eri omuzigo gwange, oguweesa ekitiibwa balubaale n'abantu, ŋŋende nkulire emiti?’ See the chapterLuganda DC Bible 20039 Omuzayiti ne guddamu nti: ‘Ndekeyo okuvaamu omuzigo ogukozesebwa okussaamu ekitiibwa Katonda n'abantu, nzire mu kufuga emiti?’ See the chapter |