Abalam 9:7 - Luganda Bible 20037 Awo Yotamu bwe yakimanya, n'agenda n'ayimirira ku ntikko y'olusozi Gerizimu, n'akangula eddoboozi, n'abalagiriza nti: “Mumpulire, mmwe abatuuze b'e Sekemu, Katonda alyoke abawulire mmwe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Awo bwe baakibuulira Yosamu, n'agenda n'ayimirira ku ntikko y'olusozi Gerizimu, n'ayogera n'eddoboozi ddene nti, “Mumpulire, mmwe abasajja ab'omu Sekemu nammwe Katonda alyoke abawulire. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Awo Yosamu bwe baamugamba ebigambo ebyo, n’alinnya ku ntikko y’olusozi Gerizimu n’ayogera mu ddoboozi ery’omwanguka ng’agamba nti, “Mumpulirize abatuuze b’e Sekemu, Katonda alyoke abawulirize. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Awo bwe baakibuulira Yosamu, n'agenda n'ayimirira ku ntikko y'olusozi Gerizimu, n'ayimusa eddoboozi lye, n'ayogerera waggulu, n'abagamba nti Mumpulire, mmwe abasajja ab'omu Sekemu, Katonda alyoke abawulire mmwe. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 Bwe baakibuulira Yotamu, n'agenda ayimirira ku ntikko y'olusozi Gerizimu, n'ayogerera waggulu gye bali nti: “Mumpulirize mmwe abantu b'omu Sekemu, ne Katonda alyoke abawulirize. See the chapterLuganda DC Bible 20037 Awo Yotamu bwe yakimanya, n'agenda n'ayimirira ku ntikko y'olusozi Gerizimu, n'akangula eddoboozi, n'abalagiriza nti: “Mumpulire, mmwe abatuuze b'e Sekemu, Katonda alyoke abawulire mmwe. See the chapter |