Online Bible

- Advertisements -




Abalam 9:56 - Luganda Bible 2003

56 Katonda bw'atyo bwe yasasula Abimeleki olw'omusango gwe yazza ku kitaawe ng'atta baganda be ensanvu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

56 Katonda bwatyo bweyawalana eggwanga ku Abimereki, olw'ekikolwa kyeyakola eky'okutta baganda be ensanvu (70).

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

56 Katonda bw’atyo n’awalana eggwanga olw’obutali butuukirivu bwa Abimereki, olwa Abimereki okutta abaana ba kitaawe, abooluganda nsanvu.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

56 Katonda bwe yawalana bw'atyo obubi bwa Abimereki, bwe yakola kitaawe, kubanga yatta baganda be nsanvu:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

56 Katonda bwe yaweera bw'atyo ekibi Abimeleki kye yakola ku kitaawe ng'atta baganda be ensanvu;

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

56 Katonda bw'atyo bwe yasasula Abimeleki olw'omusango gwe yazza ku kitaawe ng'atta baganda be ensanvu.

See the chapter Copy




Abalam 9:56

Follow us:

Advertisements


Advertisements