Abalam 9:51 - Luganda Bible 200351 Kyalimu ekigo eky'amaanyi. Abantu bonna ab'omu kibuga, abasajja n'abakazi, ne baddukira omwo, ne beggaliramu, ne balinnya mu kasolya. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI51 Mu kibuga omwo, mwalimu ekigo eky'amaanyi, awo abasajja n'abakazi bonna ab'omukibuga ne baddukira omwo ne beggalira, ne balinnya ku kasolya k'ekigo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya51 Mu kibuga ekyo mwalimu ekigo eky’amaanyi, era abantu bonna abasajja n’abakazi ab’omu kibuga ne baddukira omwo ne beggaliramu. Ne balinnya ku kasolya k’ekigo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya51 Naye mu kibuga mwalimu ekigo eky'amaanyi omwo mwe baddukira abasajja bonna n'abakazi, ne bonna ab'ekibuga, ne beggalira, ne balinnya ku kasolya k'ekigo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU51 Mu kibuga mwalimu ekigo; abantu bonna ab'omu kibuga, abasajja n'abakazi, ne baddukira omwo, ne beesibiramu, ne balinnya waggulu ku munaala. See the chapterLuganda DC Bible 200351 Kyalimu ekigo eky'amaanyi. Abantu bonna ab'omu kibuga, abasajja n'abakazi, ne baddukira omwo, ne beggaliramu, ne balinnya mu kasolya. See the chapter |