Abalam 9:45 - Luganda Bible 200345 Abimeleki n'azibya olunaku olwo ng'alwanyisa ekibuga, n'akiwamba, n'atta abantu baamu, n'akimenyaamenya, n'akiyiwamu omunnyo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI45 Abimereki n'azibya obudde ku lunaku olwo ng'alwana n'ekibuga; n'akikuba, n'atta abantu abaalimu; n'amenyamenya ekibuga, n'akiyiwamu omunnyo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya45 Abimereki n’azibya olunaku olwo ng’alwanyisa ab’omu kibuga, n’akiwamba, n’abaalimu n’abatta, n’ekibuga n’akizikiriza, n’akiyiwamu n’omunnyo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya45 Abimereki n'azibya obudde ku lunaku olwo ng'alwana n'ekibuga; ekibuga n'akikuba, n'atta abantu abaali omwo: n'amenyamenya ekibuga, n'akisiiga omunnyo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU45 Abimeleki n'alwanyisa ekibuga ekyo olunaku olwo lwonna, n'akikwata. Yatta bonna abaakirimu, nakyo n'akisaanyaawo, n'akimansaako omunnyo. See the chapterLuganda DC Bible 200345 Abimeleki n'azibya olunaku olwo ng'alwanyisa ekibuga, n'akiwamba, n'atta abantu baamu, n'akimenyaamenya, n'akiyiwamu omunnyo. See the chapter |